Psalms 44:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ebyo Katonda teyandibizudde, nga bw'amanyi ebyama by'omutima?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda waffe, tetukuvuddeeko, kubanga ku lulwo tuttibwa obudde okuziba, era tuli ng’endiga ez’okusalibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era tuttibwa obudde okuziba okulangibwa ggwe; Tuli ng'endiga ez'okusalibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olunaku lwonna tuli mu kabi ka kuttibwa ku lulwo. Tubalibwa ng'endiga ez'okuttibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era tuttibwa obudde okuziba okulangibwa ggwe; Tuli ng'endiga ez'okusalibwa.