Psalms 44:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye olw'okubeera ggwe tuli mu kuttibwa ebbanga lyonna; tuyisibwa ng'endiga ez'okutta.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Golokoka Ayi Mukama, lwaki weebase? Zuukuka! Totusuula Ayi Mukama!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Zuukuka, kiki ekikwebasa, Ayi Mukama? Golokoka, totusuulanga wala emirembe gyonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Zuukuka, lwaki weebaka, ayi Mukama? Golokoka, totusuula nnaku zonna!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Zuukuka, kiki ekikwebasa, ai Mukama? Golokoka, totusuulanga wala emirembe gyonna.