Psalms 44:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Lwaki okweka amaaso go, ne weerabira ennaku zaffe n'okunyigirizibwa?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ddala ddala tusuuliddwa mu nfuufu; tuli ku ttaka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga emmeeme yaffe ekutamye mu nfuufu; Olubuto lwaffe lwegasse n'ettaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Twekubye mu nfuufu, tugudde ku ttaka wansi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga emmeeme yaffe ekutamye mu nfuufu: Olubuto lwaffe lwegasse n'ettaka.