Psalms 44:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olw'okubeera ggwe twazzaayo abalabe baffe ennyuma, era mu linnya lyo twasambirira abaali batusitukiddemu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ddala ddala omutego gwange ogw’obusaale si gwe neesiga, n’ekitala kyange si kye kimpa obuwanguzi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ssiryesiga mutego gwange, So ekitala kyange si kye kirindokola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Seesiga mutego gwa kasaale kange, wadde ekitala kyange okumponya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ssiryesiga mutego gwange, So ekitala kyange si kye kirindokola.