Psalms 44:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sisuubirira mu mutego gwange ogw'akasaale, ekitala kyange tekindeetera buwanguzi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wabula ggwe otulokola mu balabe baffe, n’oswaza abo abatuyigganya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ggwe watulokola eri abalabe baffe, Era wabaswaza abatukyawa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ggwe watuwonya abalabe baffe, n'owangula abatukyawa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ggwe watulokola eri abalabe baffe, Era wabaswaza abatukyawa.