Psalms 44:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wabula ggwe otuwa okuwangula abalabe baffe, n'oswaza abo abatukyawa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Twenyumiririza mu Katonda olunaku lwonna. Era tunaatenderezanga erinnya lyo emirembe gyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu Katonda mwe twenyumiririza obudde okuziba, Era tuneebazanga erinnya lyo emirembe gyonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tuneenyumiririzanga mu ggwe Katonda, era tunaakwebazanga bulijjo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu Katonda mwe twenyumiririza obudde okuziba, Era tuneebazanga erinnya lyo emirembe gyonna. (Seera)