Psalms 44:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu Katonda mwe twetendera olunaku lwonna; n'erinnya lyo tulirigulumizanga emirembe gyonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye kaakano otusudde ne tuswala; era tokyatabaala na magye gaffe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye kaakano otusudde wala, otukwasizza ensonyi; So tokyatabaala n'eggye lyaffe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye kaakano otusudde muguluka, otulese ne tuwangulwa. Tokyatabaalira wamu na ggye lyaffe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye kaakano otusudde wala, otukwasizza ensonyi; So totabaala n'eggye lyaffe.