Psalms 45:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bawala ba bakabaka be bamu ku bakyala bo ababiitwa, nnaabakyala akuli ku ddyo mu zaabu ow'e Ofiri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Muwala, wuliriza bye nkugamba: “Weerabire ab’ewammwe n’ab’omu nnyumba ya kitaawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wulira, omuwala, olowooze, otege okutu kwo; Era weerabire ekika kyammwe, n'ennyumba ya kitaawo;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Muwala, wulira olowooze bye ŋŋamba, ababo n'ab'ekika kyo beerabire.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wulira, omuwala, olowooze, otege okutu kwo; Era weerabire ekika kyammwe, n'ennyumba ya kitaawo;