Psalms 45:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Aleetebwa ewa kabaka ng'ayambadde engoye eza langi entobeke; abawala embeerera ze mperekeze, babaleeta gy'oli;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baleetebwa nga bajjudde essanyu n’okweyagala, ne bayingira mu lubiri lwa kabaka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Banaaleetebwa n'okusanyuka n'okujaguza, Banaayingira mu nnyumba ya kabaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bajjira mu ssanyu na kujaganya bayingire olubiri lwa kabaka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Banaaleetebwa n'okusanyuka n'okujaguza: Banaayingira mu nnyumba ya kabaka.