Psalms 45:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani bo balidda mu kifo kya bajjajjaabo; olibafuula baami mu nsi yonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Erinnya lyo linajjukirwanga emirembe gyonna. Amawanga kyeganaavanga gakutendereza emirembe n’emirembe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ndireteera erinnya lyo okujjagulizibwanga emirembe gyonna; n'olwekyo abantu banaakutendereza emirembe n'emirembe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Onojjukirwanga bulijjo olw'oluyimba lwange luno. Bonna banaakutenderezanga ebiseera byonna ebijja.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Najjukizanga erinnya lyo emirembe gyonna: Amawanga kyeganaavanga kwebaza emirembe n'emirembe.