Psalms 45:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ggwe osinga obubalagavu mu baana b'abantu; ekisa kyasiigibwa ku mimwa gyo, kubanga Katonda yakuwa omukisa emirembe gyonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Weesibe ekitala kyo, Ayi ggwe ow’amaanyi, yambala ekitiibwa kyo n’obukulu bwo!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Weesibe ekitala kyo mu kiwato kyo, ggwe ow'amaanyi. Kye kitiibwa kyo n'obukulu bwo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Weesibe mu kiwato kyo olukoba okuli ekitala, ggwe ow'amaanyi: kye kitiibwa kyo n'obukulu bwo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Weesibe ekitala kyo mu kiwato kyo, ggwe ow'amaanyi. Kye kitiibwa kyo n'obukulu bwo.