Psalms 46:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Musirike, mumanye nga nze Katonda; ndigulumizibwa mu mawanga, ndigulumizibwa mu nsi.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda ow’Eggye ali naffe; Katonda wa Yakobo kye kigo kyaffe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama w'eggye ali wamu naffe; Katonda wa Yakobo kye kiddukiro kyaffe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama Nnannyinimagye ali naffe, Katonda wa Yakobo kye kiddukiro kyaffe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama w'eggye ali wamu naffe; Katonda wa Yakobo kye kiddukiro kyaffe. (Seera)