Psalms 46:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyetuva tutatya, ensi ne bw'eyuuguuma n'ensozi ne zigwa mu nnyanja wakati.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
amazzi g’ennyanja ne bwe ganaayiranga ne gabimba ejjovu ensozi ne zikankana olw’okwetabula kwago.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amazzi gaayo ne bwe ganaayiranga ne bwe ganeekuluumululanga, N'ensozi ne bwe zinaakankananga n'okwetabula kwayo okw'amaanyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amazzi g'ennyanja ne bwe gayira ne geevulungujja, ensozi ne zinyeenyezebwa olw'okwetabula kw'amazzi ago.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amazzi gaayo ne bwe ganaayiranga ne bwe ganeekuluumululanga, N'ensozi ne bwe zinaakankananga n'okwetabula kwayo. (Seera)