Psalms 46:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amazzi gaayo ne bwe gayira ne gafuukuuka, n'ensozi ne ziyuuguuma olw'okwevujjuula kwago.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Waliwo omugga, emyala gyagwo gisanyusa ekibuga kya Katonda, kye kifo ekitukuvu ekya Katonda Ali Waggulu Ennyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Waliwo omugga, emyala gyagwo gisanyusa ekibuga kya Katonda, Ekifo ekitukuvu eky'eweema z'oyo ali waggulu ennyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Waliwo omugga oguleeta essanyu mu kibuga kya Katonda, mu nnyumba ye, Atenkanika.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Waliwo omugga, emyala gyagwo gisanyusa ekibuga kya Katonda, Ekifo ekitukuvu eky'eweema z'oyo ali waggulu ennyo.