Psalms 46:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amawanga gasambattuse, obwakabaka buyuuguuma, alya mu ttama, ensi n'emerenguka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama ow’Eggye ali naffe, Katonda wa Yakobo kye kigo kyaffe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama ow'eggye ali wamu naffe; Katonda wa Yakobo kye kiddukiro kyaffe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama Nnannyinimagye ali naffe, Katonda wa Yakobo kye kiddukiro kyaffe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama w'eggye ali wamu naffe; Katonda wa Yakobo kye kiddukiro kyaffe. (Seera)