Psalms 47:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eri omuyimbisa. Lwa batabani ba Kora. Zabbuli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukube mu ngalo mmwe amawanga gonna; muyimuse amaloboozi muyimbire nnyo Katonda ennyimba ez’essanyu;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukube mu ngalo, mmwe abantu mwenna! Mwogerere waggulu eri Katonda, n'eddoboozi ery'essanyu!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu mwenna mukube mu ngalo, mutendereze Katonda mumuyimbire n'essanyu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukale mukube mu ngalo, mmwe amawanga gonna; Mwogerere waggulu eri Katonda n'eddoboozi ery'okuwangula.