Psalms 47:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amawanga mwenna, mukube mu ngalo; mukubire emizira Katonda mu maloboozi ag'essanyu;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama Ali Waggulu Ennyo wa ntiisa. Ye Kabaka afuga ensi yonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga Mukama ali waggulu ennyo wa ntiisa, Ye kabaka omukulu afuga ensi zonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga Mukama Atenkanika wa ntiisa. Ye Kabaka akira obukulu, ensi zonna ye azifuga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga Mukama ali waggulu ennyo wa ntiisa: Ye kabaka omukulu: afuga ensi zonna.