Psalms 47:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama Ali Waggulu Ddala nga wa ntiisa, Kabaka mukulu ku nsi yonna!
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yatujeemululira abantu, n’atujeemululira amawanga ne tugafuga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yajeemulula abantu wansi waffe, N'amawanga wansi w'ebigere byaffe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Atuwa okuwangula abantu, amawanga gaabwe ne tugeefugira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Alijeemula abantu ne tubafuga, N'amawanga aligassa wansi w'ebigere byaffe.