Psalms 47:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu abatuwangulira; amawanga n'agassa wansi w'ebigere byaffe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yatulondera omugabo gwaffe, Yakobo gw’ayagala mwe yeenyumiririza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yatulondera ensi ey'obusika bwaffe, Essanyu lya Yakobo gwayagala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yatulondera ensi mwe tubeera, etweyagaza ffe aba Yakobo gw'ayagala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Alitulondera obusika bwaffe, Okuwooma kwa Yakobo gwe yayagala. (Seera)