Psalms 47:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Muyimbire Katonda ennyimba, muyimbe ennyimba; muyimbire kabaka waffe ennyimba, muyimbe ennyimba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga Katonda ye Kabaka w’ensi yonna, mumutendereze ne Zabbuli ey’ettendo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga Katonda ye Kabaka w'ensi zonna; Muyimbe okumutendereza ne zabbuli.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda ye Kabaka mu nsi zonna, muyimbe nnyo mumutendereze.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga Katonda ye Kabaka w'ensi zonna: Muyimbe okumutendereza n'amagezi.