Psalms 47:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga Katonda ye kabaka w'ensi yonna; mumuyimbire oluyimba olw'ettendo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda afuga amawanga gonna; afuga amawanga ng’atudde ku ntebe ye entukuvu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda afuga amawanga; Katonda atuula ku ntebe ye entukuvu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda afuga amawanga gonna, atudde ku ntebe ye entukuvu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Katonda afuga amawanga: Katonda atuula ku ntebe ye entukuvu.