Psalms 47:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda afuga amawanga; Katonda atudde ku nnamulondo ye entukuvu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abakungu bannaggwanga bakuŋŋanye ng’abantu ba Katonda wa Ibulayimu; kubanga Katonda y’afuga abakulembeze b’ensi. Katonda agulumizibwenga nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abalangira ab'amawanga bakuŋŋaanye. Okubeera abantu ba Katonda wa Ibulayimu. Kubanga engabo ez'omu nsi za Katonda; Era agulumizibwa nnyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abafuzi b'amawanga bakuŋŋaanye n'abantu ba Katonda wa Aburahamu. Ab'obuyinza mu nsi Katonda ye abafuga, bonna ye abasukkulumye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abalangira ab'amawanga bakuŋŋaanye. Okubeera abantu ba Katonda wa Ibulayimu: Kubanga engabo ez'ensi za Katonda; Agulumizibwa nnyo.