Psalms 48:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Luyimba. Zabbuli ya batabani ba Kora.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama mukulu, asaanira okutenderezebwa ennyo mu kibuga kya Katonda waffe, ku lusozi lwe olutukuvu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama mukulu, agwanira okutenderezebwa ennyo, Mu kibuga kya Katonda waffe! ku lusozi lwe olutukuvu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama mukulu agwanira okutenderezebwa ennyo mu kibuga kya Katonda waffe, ku lusozi lwe olutukuvu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama mukulu, agwanira okutenderezebwa ennyo, Mu kibuga kya Katonda waffe, ku lusozi lwe olutukuvu.