Psalms 48:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olusozi Siyoni lusanyuke; ebyalo bya Yuda bijaganye olw'okubeera ennamula yo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mutambule mu Sayuuni, mukibune; mubale n’ebigo byakyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mutambule okwetooloola Sayuuni, mukibunye, Mubale eminaala gyakyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mutambule Siyooni mukyetooloole, mubale eminaala egirimu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mutambule okwetooloola Sayuuni, mukibunye: Mubale ebigo byakyo.