Psalms 48:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda ali mu bigo bye; yeeraze nga bwali bbugwe we.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale laba, bakabaka b’ensi baakuŋŋaana ne bakyolekera bakirumbe;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga, laba, bakabaka baakuŋŋaana, Bajjira wamu bonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga bakabaka baakuŋŋaana ne bajjira wamu okukirumba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga, laba, bakabaka baakuŋŋaana, Ne bayitamu wamu.