Psalms 48:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Laba, bakabaka beekuŋŋaanya, ne balumba bonna wamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
bwe baakituukako ne bakyewuunya, ne batya nnyo ne badduka;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe bakiraba, bonna ne balyoka beewuunya; Ne batya, ne badduka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe baakiraba ne beewuunya, ne batya ne babuna emiwabo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bakiraba, ne balyoka beewuunya; Ne batya, ne baanguwa okugenda.