Psalms 48:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olwalaba luti ne bawuniikirira, ne batya, ne badduka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
nga bakankana, ne bajjula obulumi ng’omukazi alumwa okuzaala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ensisi n'ebakwatirayo; N'okulumwa, ng'okw'omukazi azaala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ensisi n'ebakwatirayo, ne balumwa ng'omukazi bw'alumwa ng'azaala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ensisi n'ebakwatira omwo; N'okulumwa, ng'omukazi azaala.