Psalms 48:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eyo ensisi n'ebakwatirayo, okulumwa ng'okw'omukazi azaala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wabazikiriza ng’omuyaga ogw’ebuvanjuba bwe guzikiriza ebyombo by’e Talusiisi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olw'omuyaga oguva ebuvanjuba Omenyamenya amaato ag'e Talusiisi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne baba ng'amaato g'e Tarusiisi, agamenyebwa omuyaga gw'ebuvanjuba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuyaga oguva ebuvanjuba Ogumenyesa amaato ag'e Talusiisi.