Psalms 48:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nga bwe twawulira, bwe tutyo bwe twalaba, mu kibuga ky'Omukama w'Amagye, mu kibuga kya Katonda waffe; Katonda akinywezaawo emirembe gyonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Katonda, tufumiitiriza ku kwagala kwo okutaggwaawo nga tuli mu Yeekaalu yo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Twalowooza ku kisa kyo, Ayi Katonda, Wakati mu Yeekaalu yo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Twalowooza ku kisa kyo nga tuli wakati mu Ssinzizo lyo, ayi Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Twajjuukirira ekisa kyo, ai Katonda, Wakati mu yeekaalu yo.