Psalms 49:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eri omuyimbisa. Lwa batabani ba Kora. Zabbuli
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Muwulire mmwe amawanga gonna, mutege amatu mmwe mwenna abali mu nsi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukiwulire kino, mmwe abantu bonna; Mutege okutu, mmwe mwenna abali mu nsi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Muwulire kino ab'amawanga gonna, muwulirize mwenna abatuuze b'oku nsi:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kino mukiwulire, mmwe amawanga gonna; Mutege okutu, mmwe mwenna abali mu nsi: