Psalms 49:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
asobole okulama emirembe gyonna, aleme kulaba mu ntaana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga n’abantu abagezi bafa; abasirusiru n’abatalina magezi bonna baaggwaawo, obugagga bwabwe ne babulekera abalala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga alaba ng'ab'amagezi bafa, Atamanyi n'omusirusiru bazikirira wamu, N'obugagga bwabwe ne babulekera abalala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buli muntu akiraba nti n'abagezi bafa, abatamanyi wamu n'abasiru nabo bazikirira, n'obugagga bwabwe ne babulekera abalala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga alaba ng'ab'amagezi bafa, Atamanyi n'omusirusiru bazikirira wamu, N'obugagga bwabwe ne babulekera abalala: