Psalms 49:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Entaana ze ziriba ennyumba zaabwe emirembe gyonna, ebisulo byabwe emirembe gyonna, newandibadde ng'ensi baazituuma amannya gaabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu tabeerera mirembe gyonna, ne bw’aba mugagga atya, alifa ng’ensolo bwe zifa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye omuntu tabeerera mu kitiibwa, Ali ng'ensolo ezizikirira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuntu tabeerera mu kitiibwa, ali ng'ensolo ezizikirira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye omuntu tabeerera mu kitiibwa: Ali ng'ensolo ezizikirira.