Psalms 49:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti bw'alifa, taliba na kyagenda nakyo, n'ekitiibwa kye tekirikkirira naye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Newaakubadde nga mu bulamu yeerowoozaako ng’aweereddwa omukisa kubanga omugagga abantu bamugulumiza,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Newakubadde nga yayita emmeeme ye ey'omukisa bwe yali ng'akyali mulamu, Era abantu bakutendereza bwe weekolera wekka obulungi,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuntu ne bwe yeewaana nti mu bulamu wa mukisa, ne bwe bamutendereza nga ne by'akola biramye,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Newakubadde nga yayita emmeeme ye ey'omukisa bwe yali ng'akyali mulamu, Era abantu bakutendereza bwe weekolera wekka obulungi,