Psalms 49:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Newandibadde ng'akyali mulamu yeeyitanga wa mukisa, nti: “Balikutendereza kubanga byakugendera bulungi,”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kyokka alikka emagombe eri bajjajjaabe, n’ayingira mu kizikiza ekikutte.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye alikka mu magombe eri bajjajja be; Tebaliraba musana nate.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
alikkayo emagombe naye, eri bajjajjaabe, enzikiza gy'ekutte.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Alikka mu mirembe gya bajjajja be; Tebaliraba musana nate.