Psalms 49:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
abatene n'abanene, nammwe abagagga n'abaavu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga ebigambo by’omu kamwa kange bya magezi, ebiva mu mutima gwange bijjudde okutegeera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Akamwa kange kanaayogera amagezi; Okulowooza kw'omutima gwange kunaaba okumanya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebigambo bye njogera bya magezi, bye ndowooza bitegeerekeka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Akamwa kange kanaayogera amagezi; N'omutima gwange gunaalowooza eby'okumanya.