Psalms 49:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Lwaki nanditidde mu nnaku ez'akabi, ng'obwonoonefu bw'abanjigganya bunneebunguludde,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
abantu abeesiga obugagga bwabwe beenyumiririza mu bintu ebingi bye balina.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abeesiga obugagga bwabwe, Ne beenyumiriza olw'ebintu byabwe ebingi?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ababi abeesiga obugagga bwe balina, abeewaana olw'endulundu y'ebintu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abeesiga obugagga bwabwe, Ne beenyumiriza olw'ebintu byabwe ebingi;