Psalms 49:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
abo abeesiga amaanyi gaabwe; abeetendera mu butitimbe bw'obugagga bwabwe?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ddala ddala, tewali muntu ayinza kununula bulamu bwa munne, wadde okwegula okuva eri Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu abo siwali ayinza okununula muganda we n'akatono, Newakubadde okuwa Katonda omuwendo ogw'obulamu bwe,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
mu bo teri ayinza kwenunula, n'awa Katonda ensimbi zigule obulamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu abo siwali ayinza okununula muganda we n'akatono, Newakubadde okuwa Katonda omuwendo gwe: