Psalms 49:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Gano ge mazima, omuntu tasobola kwenunula, oba okuwa Katonda omutango gwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga omuwendo ogununula obulamu munene nnyo, tewali n’omu agusobola;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga okununula emmeeme ye kwa muwendo, tewali kusasula kuyinza kumala,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obulamu bwe bwa muwendo nnyo, buli ky'alina okuwaayo tekimala,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
(Kubanga ekinunulo eky'emmeeme yaabwe kizibu, Era ekigwanira okulekebwanga emirembe gyonna:)