Psalms 49:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuwendo ogw'okununula obulamu bwe guyitiridde, mpaawo lwe gulimala,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
alyoke awangaale ennaku zonna nga tatuuse magombe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Alyoke awangaalenga ennaku zonna, Aleme okulaba obunnya,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
okumukuuma kimuwangaaze, aleme kuyingira magombe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Alyoke awangaalenga ennaku zonna, Alemenga okulaba okuvunda,