Psalms 5:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye bonna abaddukira gy'oli basanyuke, bajaganye emirembe gyonna. Babikkirire n'obukuumi bwo; abo abaagala erinnya lyo bajagulize mu ggwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga, Ayi Mukama, omutuukirivu omuwa omukisa; era omukuuma, n’omwetoolooza okwagala ng’engabo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga Ayi Mukama owa omukisa abatuukirivu. Ekisa kyo kibeetooloola ng'engabo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga, ayi Mukama, owa omukisa abakola by'oyagala. Ekisa kyo kibakuuma ng'engabo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga oliwa omutuukirivu omukisa; Ai Mukama, olimwetoolooza ekisa ng'engabo.