Psalms 5:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ozikiriza aboogera eby'obulimba; abantu abayiwa omusaayi n'ab'enkwe Omukama abeenyinyala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye olw’ekisa kyo ekingi, nze nnaayingiranga mu nnyumba yo: ne nkusinziza mu Yeekaalu yo Entukuvu n’okutya okungi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye nze, olw'ekisa kyo ekingi, nnaayingiranga mu nnyumba yo. Naasinzanga nga njolekera Yeekaalu yo entukuvu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye nze, olw'ekisa kyo ekingi, nnaayingiranga mu nnyumba yo. Nnaasinzizanga mu Ssinzizo lyo ettukuvu, ne nkussaamu ekitiibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ku lwange mu bungi bw'ekisa kyo naayingiranga mu nnyumba yo: Mu kukutya naasinzanga nga njolekera yeekaalu yo entukuvu.