Psalms 50:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kazzi ndya nnyama ya nte nnume, oba nnywa musaayi gwa mbuzi nnume?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ndya ennyama y’ente ennume, wadde okunywa omusaayi gw’embuzi?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nze naalyanga ennyama eya sseddume, Oba nnaanywanga omusaayi gw'embuzi?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ennyama y'ente ennume gye ndya? Wadde omusaayi gw'embuzi ennume gwe nnywa?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nze naalyanga ennyama eya seddume, Oba naanywanga omusaayi gw'embuzi?