Psalms 50:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tambirira Katonda ekitambiro eky'okwebaza; tuukiriza bye wasuubiza oyo Ali Waggulu Ddala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Owangayo ssaddaaka ey’okwebaza eri Katonda; era otuukirizanga obweyamo bwo eri oyo Ali Waggulu Ennyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Owenga Katonda ssaddaaka ey'okwebaza; Osasulenga obweyamo bwo eri oyo ali waggulu ennyo;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Weerezanga Katonda ekitambiro eky'okumwebaza okolenga nga bw'osuubizza Atenkanika.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Owenga Katonda ssaddaaka ey'okwebaza; Osasulenga obweyamo bwo ali waggulu ennyo: