Psalms 50:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nkoowoola ku lunaku olw'obuyinike; ndikuwonya naawe n'onzisaamu ekitiibwa.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’obanga mu buzibu, nnaakuwonyanga, naawe onongulumizanga.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era onkoowoolenga ku lunaku olw'okulaba ennaku; Ndikuwonya, naawe olingulumiza nze.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Onkoowoolenga ng'oli mu buzibu, nnaakuyambanga, ggwe n'ontendereza.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era onkoowoolenga ku lunaku olw'okulaba ennaku; Ndikuwonya, naawe olingulumiza nze!