Psalms 50:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye omubi Katonda amugamba nti: “Lwaki wandyogedde amateeka gange, n'obutaggya ndagaano yange ku mimwa?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye omubi Katonda amugamba nti, “Lekeraawo okwatulanga amateeka gange, n’endagaano yange togyogerangako.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye omubi Katonda amugamba nti Ofaayo ki okubuulira amateeka gange, Oba okutwala endagaano yange ku mimwa gyo?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye Katonda agamba omubi nti: “Lwaki ojeeja ebiragiro byange, n'oyogera ku ndagaano yange?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye omubi Katonda amugamba nti Ofaayo ki okubuulira amateeka gange, N'oyingiza endagaano yange mu kamwa ko?