Psalms 50:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bw'olaba omubbi ng'omusanyukira; abenzi ng'ogatta nabo ekinywi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’olaba omubbi, ng’omukwana; era weetaba n’abenzi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe walaba omubbi walagaana naye, Era wassa ekimu n'abenzi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omubbi gw'olaba gw'okwana, oli wa kinywi n'abenzi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe walaba omubbi walagaana naye, Era wassa ekimu n'abenzi.