Psalms 50:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bw'otuula awo muganda wo n'omuwaayiriza, omwana wa nnyoko n'omulimirira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Muganda wo omwogerako bibi byereere buli kiseera, era owayiriza omwana wa nnyoko yennyini.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Otuula ng'ovuma muganda wo; Era owaayiriza omwana wa nnyoko.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
W'obeera baganda bo obavuma, era n'obawaayiriza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Otuula ng'ovuma muganda wo; Era owaayiriza omwana wa nnyoko.