Psalms 50:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Bino mubitegeere mmwe abeerabidde Katonda, sikulwa nga mbayuzaayuza ne wabula ow'okuwonya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ggwe eyeerabira Katonda, ebyo bisseeko omwoyo, nneme kukuyuzaayuza nga tewali na wa kukuwonya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale mulowooze kino, mmwe abeerabira Katonda, Nneme okubataagulataagula, okubulawo alibawonya!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Mmwe abanneerabira mwerinde nneme kubasaanyaawo, ng'ow'okubawonya tewali.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale mulowooze kino, mmwe abeerabira Katonda, Nneme okubataagulataagula, okubulawo alibawonya: