Psalms 50:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda waffe ajja, tajja kusirika; omuliro gugenda gusenkenya mu maaso ge, omuyaga gukunta nnyo okumwetooloola wonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda waffe ajja, naye tajja kasirise, omuliro ogusaanyaawo buli kintu gwe gumukulembera, n’omuyaga ogw’amaanyi ne gumwetooloola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda waffe alijja, so talisirika; Mu maaso ge waliwo omuliro ogwaka, Okumwetooloola waliwo omuyaga mungi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda waffe ajja, era tajja kusirika omuliro gwe gwaka, yetooloddwa kibuyaga omungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Katonda waffe alijja, so talisirika; Omuliro gulirya mu maaso ge, Omuyaga omungi gulimwetooloola.