Psalms 50:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Mukuŋŋaanyize w'endi abatuukirivu bange, abaakola nange endagaano mu kitambiro.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Agamba nti, “Munkuŋŋaanyize abantu bange abaayawulibwa, abaakola nange endagaano nga bawaayo ssaddaaka.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukuŋŋaanyize wendi abatukuvu bange; Abaalagaana nange endagaano n'essaddaaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Mukuŋŋaanyize wendi abeesigwa bange bwe twakola endagaano nga bampa ebitambiro.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukuaanye abatukuvu bange awamu we ndi; Abaalagaana nange endagaano n'essaddaaka.